Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo


*
index * search * visitor center *

Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo Engeri enungi ey'okuyiga


Osobola okwetegekera obuwanguzi mukuyiga kwo.
Gezako okwemanyiza bino:

  • Beera n'obuvunanyizibwa ku bulamu bwo.
    Obuvunanyizibwa kitegeeza okutegeera nti obuwanguzi buva mukusalawo kiko ekikulu mu byolubiririra ate n'obukulu bwebiseera nebirala by'ogya okweyamba. 

  • Tambulira bulijjo ku ebyo byewasalawo ebikulu n'ebyo by'olubirira.
    Okusalawo ku ebyo ebikulu mu bulamu bwo bulijjo tobilekera mikwano gyo gyokka.

  • Sooka kkola ebyo ebikulu:
    Gendera ku ntegeka yo mubukulu bw'ebyo byoyagala okola era toganya kintu kyonna kuwugula.  

  • Bulijjo lowoleza mu buwanguzi.
    Obuwanguzi buli mukukola kyonna kyosobola okuganyula bosoma nabo,okuganyula gwe wennyini ne abo abakusomesa.  Bw'oba omaze okusiima by'okola mu ngeri eno obubonero bwofuna bukuyamba buyambi kulaba wa w'oyimiridde naye nga gwe kyoyagala okimanyi. 

  • Sooka otegere abalala kyebagamba oluvannyuma nawe ogezeeko okulaba nti bakutegera singa oba nga olina kyonnyonnyola.
    Okugeza bw'oba olina kyewemulugunya mu mu kuyiga oba bubonero bwo nga obwo, sooka weteeke mu kifo ky'omusomesa olyoke olabe ngeri ki gy'oyinza okumunnyonnyola mu namatira. 

  • Nonya bulijjo engeri entuufu ey'okumulungula mu ebikalubye.  
    Okugeza bw'oba totegedde by'oyiga toddingana biddingane nga obisoma.  Nonya ekkubo eddala.  Tukirira ku musomesawo, ekibinja mwosomera oba abayamba ku basomesa olabe.   Oyinza n'okutukirira abali ku mulimu gw'okusomesa obukodyo mukuyiga. 

  • Bulijjo sinziira nga otegeka ebigendererwa byo.

Byawandikibwa okuva ku lutambi "Engeri musanvu ezabantu abawanguzi" olwa  Steven Covey.


"Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo" Study Guides and Strategies:  ekifo kino ku web kirabiriwa: Joe Landsberger © since 1996 Byavunulwa Francis Ssennoga

It is an educational public service collaboratively maintained across institutional and national boundaries, and revised on an on-going basis.  Suggestions, comments, critiques, etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.  Additional contributions and translations are warmly received.

Permission is granted to freely copy, adapt, print, and distribute Study Guides in settings that benefit learners.  No request to link is necessary.  Please link rather than copy content into web sites.

Help build the Guides: donate through our secure Paypal account
Additional strategies of support

Joe's professional and personal webpages