Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo


*
index * search * visitor center *

Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo Okuyiga n'obwegendereza

Okulowooza n'obwegendereza yengeri y'okusalawo nobwegendereza ate nobumalirivu ku kintu kyetugenda okola.

Byajibwa mu  Okulowooza n'obwegendereza bya: Moore and Parker.

Amakubo mukulowooza n'okuyiga  n'obwegendereza

Webuuze ebibuuzo bino wammanga:

  • Omulamwa guluwa?"
  • Omuwandiisi akomekerezza atya ku mulamwa?"
  • Omuwandiisi awadde nsonga ki alyoke asalewo ku kyawandiika?"
    • Wegendereze kuba oyinza okusalawo obubi okugeza nga oyita mu kutya, okwesasira, okweyambisa obubi ebyo kwosinziira okusalawo.
  • Omuwandiisi yeyambisizza ebyo ebituufu mukusalawo kwe. 
    • Ekituufu kyangu okuzuulwa
    • Ebirowoozo sibyangu kutugerekeka butuufu bwabyo naye nga biyinza okuba ebituufu oba ebikyamu. 
  • Omuwandiisi akozesezza lulimi ki.  Okugeza alaze nnyo nti kyayogerako kiva mutima era akisimbyeko nnyo amanyo oba nedda? 
    • Abasoma n'obwegendereza betaaga okusussa olulimi luno amaso basobore okumanya oba ensonga ntuufu. 

Bino byebimu kwotegerera abo abalowooza n'obwegendereza.

  • Bamanyi bulungi obwomuntu bwabwe, tebatera kwerimba. 
  • Sibangu bakozebwa bantu balala balina bigendererwa ebikyamu.
  • Kizibu okubabuzabuza.
  • Babuuza ebibuuzo. 
  • Okusalawo kwabwe bakwesigamya ku kituufu kyebamanyi.
  • Batera okufanaganya byebayiga bwebatyo nebazuula biki ebibigatta awamu.
  • Mumagezi basobola okwetengerera. 

Byajibwa mu Okulowooza n'obwegendereza ekya Vincent Ryan  Ruggiero


"Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo" Study Guides and Strategies:  ekifo kino ku web kirabiriwa: Joe Landsberger © since 1996 Byavunulwa Francis Ssennoga

It is an educational public service collaboratively maintained across institutional and national boundaries, and revised on an on-going basis.  Suggestions, comments, critiques, etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.  Additional contributions and translations are warmly received.

Permission is granted to freely copy, adapt, print, and distribute Study Guides in settings that benefit learners.  No request to link is necessary.  Please link rather than copy content into web sites.

Help build the Guides: donate through our secure Paypal account
Additional strategies of support

Joe's professional and personal webpages