Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo
Ekirowoozo:
Ekibinja
mwosomera bwekikora entegeka ennungi mungeri
z'okuyiga kiba kigonzezza
nnyo ate era nga kyanguyizza okuyiga.
| Kiki ekigenda okolebwa | Ani akiwomyemu omutwe | Kikoleddwa kitya | kikoledwa ddi: |
| Okumanyagana naddala mu bigendererwa bya buli omu ate n'ebisanyizo bye: | Buli omu mu kibinja | Olusisinkana olusooka. | |
| Omuwandiisi, Anayitanga abantu, omukubiriza oba ow'obuvunanyizibwa mu ngeri endala yetaagibwa. | Buli omu mu kibinja. |
|
Olusisinkana olusooka |
| Empuliziganya
y'ekibiina: Basinkana emirindi emeka era mungeri ki. |
Buli omu mu kibinja |
|
Olusisinkana olusooka |
| Ebigendererwa mu bufunze | Buli omu mu kibinja | Ekirowoozo:
|
Olusisinkana olusooka |
| Okusalawo ku ngeri ebigendererwa gyebinatukirizibwamu | Buli omu mu kibinja. |
|
Olusisinkana olusooka |
| Obubondo bwebuba obunene: Muddemu ebyo waggulu! |
|||
| Okunonyereza |
|
||
| Okwefumitiriza kubizuuliddwa mukunonyereza. |
|
||
| Olukalala lw'ebikulu mu mulimu(project outline) |
|
||
| Okuguwandiika n'okugwanjula |
|
||
| Ebikulu ku mulimu nga abaguwandiise nebiralala ebyetaaga okwanjula | |||
| Okwegezesa | |||
| Okwekubamu 'torch' oba ottawaaza mulabe wa awetaaga okwongera amanyi |
|
||
| Omulimu mu bufunze | |||
| Okuyisaamu nga omulimu tegunayangulwa | |||
| Okugwangula | |||
| Okwekulisa | |||
Endowooza(Philosophy) y'okukolera awamu
Eno y'endowooza oy'okugatta amanyi, amagezi n'ebitone eby'enjawulo.Okukolera awamu obulungi kwekuyiga obwegasi buno era n'okusobola okweyamba engeri gyetwawukana mu mu butonde bwaffe okugeza nga mu ndowooza n'ebirala okujjamu amagoba.
Enkolagana mu bwegassi buno yesigamye ku kwesigangana.
Obutetenkanya bulijjo kuzibu okulabika nga ekiri mu ndabirwamu. Tekutera kutegerekekerawo. Ebirowoozo bilina kweyambisibwa kutukiriza mulimu si kubitabika nabigendererwa by'abo abenonyeza ebyabye. Amanyi mu kolera awamu gava mu kusobola kutwala maaso ebiroowozo bya bannakibiina.
Obutakanya kyabulijjo mukukolera awamu. Okusobola okumulungula obutakanya buno kyekimu kubivaamu obuwanguzi.
Ebigendererwa ebibiri ebyamanyi mukukolera awamu bibino wammanga:
Omugaso gw'abasomesa
Okuyozayoza era n'okwewa obubonero:
Banna kibiina abakozi ennyo ate n'abo abakyabula mu