Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo


*
index * search * visitor center *

Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo Engeri entuufu ey'okuyiga


Engeri enungi ey'okuyiga kwe kusooka okuzuula:
  • ekikula kyo
  • obusobozi bwo mukuyiga
  • nkola ki ekuyambye era gy'ogya okwetaaga
  • obwagazi n'obumanyirivu byolina ku ky'ogenda okusoma

Okugeza kiyinza okuberera ekizibu okuyiga Physics naye nga ate omupiira ogwa Tena tokisoborera ddala.
Okuyiga kwonna kugendera mu mitendera.

Gino emitendera ena gy'okuyiga.
Sooka oyokyemu kopi ogheyambise okudamu ebibuuzo.    Nga omoze tegeka obukodyo bw'okuyiga nga weyambisa  byewazzemu ku bibuuzo n'engeri y'okuyiga endala.  

Sokera kubyemabega

 

  • Kati biki byoyize ku ngeri y'okuyiga? Okusoma ebiwandiiko wakwagadde? Okumulungula ebikalubwe? Okwejjukanya n'okuddingana byosomye nga obyatula? Ate okuvvunula? Okwogera eri ekibinja kyabantu?

Okufunza ebiwandiko okumanyi?

  • Ate okubuuza ebibuuzo ku by'oyize?
  • Okuyisa mu by'osoma?
  • Okufuna eby'okuyiga okuva mu buli nsonda?
  • Oyagala kusoma weka oba mu nabanno?
  • Osinga kwagala kiseera ekyokuyiga ekikutule kutule mu oba kusoma mulundi gumu paka ku nkomerero? 

Ngeri ki gy'oyigamu?What are your study habits?  Watuuka otya ku ngeri eyo oba wagyemazi otya?Mungeri ki weyinza okuba embi?  Bulungi ki obugirimu? 

Omanyisa otya abalala by'oyize?  Oyita mu biwandiko byo yintavuyu(interview)? Kyewakasinga okuyiga okimanyisizza otya?

Genda ku kyoliko kati Obwagazi bwo  bwolina mu kino bwenkana wa?
Budde bwenkana wa bwewetaaga  okusoma kyoyagala?
Biki ebikuwugula n'nva ku kyensoma? 

Embeera nnungi era ekusobozesa okufuna ky'oyagala? 

Biki ebiri mubusobozi bwo okufuga nebitaliimu?
Osobola okukyusa embeera eno mu ngeri enekumatiza?

Kiki ekisobola okukugasa oba okwonoona obwagazi bwo obwo kuyiga?

Olina ntegeka ki kukuyiga?  Entegeka eyo eteeka engeri zo ez'okuyiga neby'ozudde mu mbalirira ku kuyiga kwo mu mbalirira?

Okusooka funa entegeka, Ekinyusi oba omulamwa Omutwe gweguluwa?

Bigambo ki ebikulu?
Obitegeera?

Biki by'omanyi ko?

Obyefananyiriza ku ki?

Biki ebinakuyamba okugaziya by'omanyi?

Oyinza kwetaga bitabo ki ebinakuyamba okufuna byotamanyi?
Ekitabo ekimu kinakumala okumanya by'oyagala? 
Nga oyiga, webuza oba by'oyiga obitegera?

Onasinga kuganyulwa nga oyiga ku speed ya wagulu oba nga ogenda mpola?
Obuuza nga olina kyotategedde?

Ofunza byosoma?
Osoma webuza oba byosoma bikola amakulu?
Okirizaganya oba oyawuka mundowooza nebyo byosoma.

Oba wetaaga obudde okirowozeko ate okiddire oluvanyuma?
Wetaaga okukigayagaayamu nebayizi banno olyoke okitegere?
Oba wetaga mukugu nga omusomesa wo akuyambe.

Wekubemu etawaaza olabe nga bw'osenvula Biki by'okoze mubutufu?
Biki byewandisinzzawo?
Entegeka yo etukaganye mawe?

Walonze embeera enungi aw'okuyigira? Did I choose the right conditions?
Wagoberedde enkola gyewasazewo esinga obulungi?

Owangudde?
Wekulisizza obuwanguzi bwo?

Bino bibatusibwako nga Metacognition yakozeseddwa ekyazulibwa Flavell (1976) nekibunyizibwa wonna.. 
Ebirala ebigenderako ye 'SNOW' (Special Needs Opportunity Windows), Entegeka ey'okuyamba ku basomesa abayizi abetaaga obuyambi obusingawo nga ba muzibe, kiggala, etc...)
Ekifo kino ku 'web' kisangibwako amagezi agayinza okuyamba okuyiga: http://snow.utoronto.ca/llreadings/


"Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo" Study Guides and Strategies:  ekifo kino ku web kirabiriwa: Joe Landsberger © since 1996 Byavunulwa Francis Ssennoga

It is an educational public service collaboratively maintained across institutional and national boundaries, and revised on an on-going basis.  Suggestions, comments, critiques, etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.  Additional contributions and translations are warmly received.

Permission is granted to freely copy, adapt, print, and distribute Study Guides in settings that benefit learners.  No request to link is necessary.  Please link rather than copy content into web sites.

Help build the Guides: donate through our secure Paypal account
Additional strategies of support

Joe's professional and personal webpages