Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo

Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo:

Okusengeka obulungi bye oyiga naddala emirimu eminene

  • Tandika nga bukyali
    Wemanyize okutandika nga bukyali osobole okufuna obudde obumala okukola omulimu gwo anti k'onoweka tokalinda kusaabana taka.
  • Sooka wepimire obudde nga ozuula:
    • Omulimu gunatwala budde bwenkana wa?
    • Okunonyereza ku mulimu ogwo kanakwanguyira oba nedda?
    • Obudde olina bwenkana wa okumaliriza omulimu ogwo?
  • Kati omulimu gutemetememu osobole okukwataganya obutundutundu buno kuba bwo bujja kwanjuyira nga obukutte kamu kamu.
    Wano wammanga wakulaga engeri gy'oyinza okutematema emirimu gyo.
Mulimu ki Ogukoze otya Ogukoze ddi:
Wandika ebigendererwa mu bufunze. Ebigendererwa bitekwa okuba:

Bitegerekeka

Bimanyiddwa mu bungi
Bisoboka
Byamugaso

Bigoberekeka

Byajibwa mu: Blanchard, Zigarmi, and Zigarmi
Leadership and the One Minute Manager
Zzuula kubo ki lyonokwata okutukiriza ebigendererwa byo.
  • Amakubo mu kutegeka omulimu.
    (Gantt, Critical Path, PERT)
  • amakubo mw'onoyita okworesa ky'omaririzza okugeza nga weyamba computer
    (word processing, demonstration software (PowerPoint), etc.
  • Emitendera gy'omulimu gwo.
  • Okwepimira obudde.
Weyambise omusomesa wo Emirindi gyonna gy'oyagala
Okunonyereza ku mulimu gwo
  • okunonyereza nga weyamba ebitabo.
  • Okunenyereza nga weyamba library
  • Okunonyereza wabweru wekibiina nga mu 'field'.
  • Mungeri endala ezengyawulo.
Okwekenenya by'ozudde mukunonyereza kwo
  • Werinde okusanga ebibulaku mulimu gwo
  • Funa obuyambi
  • Wekenyenye omulimu gwo buli lwofunye akabanga
Wandika wansi ebikulu ebinakuyamba ku mulimu gwo.
  • Omulamwa
  • Emitwe gyabuli nnyingo ku mulimu gwo.
Okuwandiika/okwanjula omulimu
  • Ennyingo esooka
  • Amakati
  • Okuwunzika
Tekako endagiriro
Wegezese
Yisaamu olabe omulimu gwo bweguyimiridde.
  • Ekivuddemu
  • Amakubo mw'oyise
Wandaka omulimu gwo mu bufunze
Ngatonayanjula mulimu gwo yisaamu
Kati yanjula omulimu gwo
Weyozeyoze

Ekiddirira

Okweyigiriza okuyiga | Okusomera awamu | Okulowooza mungeri ey'ekikugu |
Okulowoza mungeri ey'amagezi | Okwejjukanya | Engeri ennungi oy'okuyiga |
Okwefananyiriza kukuyiga | Okwewala obugayaavu'ndikikola luli' |
Okusengeka obulungi bye oyiga naddala emirimu eminene |
Okukozesa obulungi obudde bwo | Okulwanyisamu obukowu n'okwetamwa |
Okuba n'ebigendererwa n'okwepimira ebiseera