Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo


*
index * search * visitor center *

Home:  Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo Okwewala omuze
ogwa ndi kikola jjo

Engeri ennungi ey'okwewala kino kwekukolerawo ekyo ky'oyagala okkola.  Okola kino oteekwa okuba n'omutima ogwala okukikola era nga wekubiriza mu kino. 

Webuuze ebibuuzo bino wa mmanga:

Lwaki nkola kino?

Watya nga sikikoze?

Biki byenganyulwa mukukikola?

Bino bwobiddamu ojja kufuna obuvunanyizibwa okutandikirawo ekyo ky'oyagala okola. 

Webonereze oba wekulise nga omaze omulimu ogwo
Beera nekilabo mu birowoozo byo ky'ojja okwewa nga omaze omulimu naye bwegukulema tewewa kirabo ekyo. 

Beera n'okutya
Manya gwe wekka gwe ojja okwekubiriza.  Muli beera nekirowoozo nti bw'otamala mulimu ogwo ojja kugwa ebibuuzo era teri ajja kuyamba okujjako gwe wekka ate era n'omutawaana gujja kugwiira gwe wekka singa oba toyise.  Soka omale omulimu olyoke odde mu masanyu kuba kiba kirungi okwesanyusa nga ebirowoozo byo biri wamu.

Byajjibwa ku lutambi lwa cinema(film) Time Management Omuwandiisi D. Ellis, College Survival, Inc.,1990.


"Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo" Study Guides and Strategies:  ekifo kino ku web kirabiriwa: Joe Landsberger © since 1996 Byavunulwa Francis Ssennoga

It is an educational public service collaboratively maintained across institutional and national boundaries, and revised on an on-going basis.  Suggestions, comments, critiques, etc. are warmly welcomed in the interest of helping learners worldwide.  Additional contributions and translations are warmly received.

Permission is granted to freely copy, adapt, print, and distribute Study Guides in settings that benefit learners.  No request to link is necessary.  Please link rather than copy content into web sites.

Help build the Guides: donate through our secure Paypal account
Additional strategies of support

Joe's professional and personal webpages