Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo

Engeri Y'okuyiga N'obukodyo Bwakwo:

Ebigendererwa byo n'okwetegekera
okozesa obulungi ebiseera byo

(Funako ko kopi ate ogimaririze nga oddamu ebibuuzo!)

Bwoba olina ebibuuzo ebikwata okukozesa
obulungi obudde bwo tukirira
abakugu ku ngeri entufu ey'okuyiga.

Ba nebigendererwa byo:

Wandika wansi ebigendererwa byo ebikulu:

Ebigenderwa byo ebiddirira mu bukulu

Ebigendererwa byo ebisembayo

Ebyomumaaso
Ebyomumaaso /ebyakati
Ebigererwa ebyakati

Zzuula enkozesa gy'okozesaamu ebiseera byo:

Okunyiriri olusooka:
Wandiika obudde bwomala mu byokola mu wiiki mu saawa

Olunyiriri olw'okubiri:
Kubisamu ebyo by'osinga okola emirindi etaano (munaku eza wiiki) kikuyambe okugerageranya obudde bwomala ku bintu byosinga okola mu wiiki.

Obudde obwekibiina

Obudde obw'okuyiga

Obudde bw'omala mu kkola

Obudde bw'omala mu mirimu gy'obwanakyewa

Obudde bw'omala mukuzimba omubiri n'emizannyo

Obudde bw'omala mu by'okola buli lunaku nga okusoma ku sande club nebirala

Obudde bw'omala nebanno

Obude bw'omala mu business

Obudde bw'omala mu birala

______

______

______

______

______

______

______

______

______

______

Commuting/Travel time (multiplied by 5=)

Meal preparation/eating (multiplied by 7=)

Personal care (multiplied by 7=)

Sleep (multiplied by 7=)

______

______

______

______

Omugatte ogusooka:

______

Omugatte ogw'okubiri:

______
Omugatte ogusooka + Omugatte ogwokubiri =Omugate ogwokusatu: ______ mussaawa
Mu wiiki mulimu esaawa 168. Yawulako omugate ogwokusatu ku ezo 168= _____ Ebiseera ebitakozesebwa (168 - omugatte ogwo kusatu)

Laba engeri gy'okozesaamu obudde:

  • Otaddewo biseera byenkana ki okutukiriza ebigendererwa ebyo wagulu?
  • Entegeka yebiseera byo eteeka ebigendererwa byo mu mbaririra?
  • Osobola okukozesa ebiseera ebitakozesebwa awalala bikuyambe?

Wandika wansi ebintu bina by'osobola okola mubiseera byo ebitakozesebwa.

Kola entegeka y'obudde bwo:

Kalendaliyo ya semester:

  • Sooka ofune kopi ya kalendaliyo ey'esomero
  • Lamba ennaku enkulu nga ebigezo, empummula, ennaku ez'okusoma, nebirala.
  • Lamba ennaku zebigezo, ne quizz n'emirimu emikulu wamu n'ebiseera byomala nebanno.
  • Entegeka eno giteeke wosomera olabe nga bw'otambula.

Totekamu buli kantu. Wandiika bitonotono.

Entegeka eya wiiki

  • Jjuzamu byonna ebigenda mumaaso nga, okusooma, bonosisinkana, wokolera emirimu gyo, okwegayaza n'ebirala.

Kino kiri mu bufunze: Gerageranya ebiseera byo mu saawa buli week.

Embalirira eya wiiki mubujjuvu

  • Kyusaamu mu ntegeka gyewasoose okola.
  • Kyusaamu nga ogenderera ebigendererwa byo ebikulu.
  • Obudde bwo obukozesa mungeri enekusobozesa okutukiriza ebigendererwa byo?
  • Osoma mubudde bwewategeka okuosoma?
  • Osobola okuzuula ebiseera byewandikozesezza mungeri esinga wo?

Embalirira eyolunaku

  • Gimalirize ekiro oba kumariiri.
  • Tekamu ebintu byoyagala okumaliriza mu lunaku olwo nga bonosinkana, emirimu mukibiina nebirala.
  • Lamba byokozeko oddemu amanyi.

Ebirungi ebiri mukugobera entegeka ennungamu:

  • Ebintu ebiri mu buwandike bikoleka ate tebikukooya nnyo.
  • Ebiri mubuwandike bimaririzika mangu.
  • Bwoba oyisamu mubyokuyiga kikuwonya okukwata obukusu nga ekigezo kituuse.

Ekiddirira

Okweyigiriza okuyiga | Okusomera awamu | Okulowooza mungeri ey'ekikugu |
Okulowoza mungeri ey'amagezi | Okwejjukanya | Engeri ennungi oy'okuyiga |
Okwefananyiriza kukuyiga | Okwewala obugayaavu'ndikikola luli' |
Okusengeka obulungi bye oyiga naddala emirimu eminene |
Okukozesa obulungi obudde bwo | Okulwanyisamu obukowu n'okwetamwa |
Okuba n'ebigendererwa n'okwepimira ebiseera